Buganda Kingdom Anthem

Buganda Kingdom Anthem
December 25, 2018 Webmaster

Ekitiibwa kya Buganda (Luganda, Buganda’s Pride) is the official anthem of the Kingdom of Buganda. It was composed in 1939 by Rev Polycarp Kakooza.

The lyrics are in Luganda. Traditionally, the full version is only sung in the presence of the Kabaka. Otherwise the short version, consisting of verses 1 and 4 plus the chorus, is sung

Luganda lyrics

Chorus

Twesiimye nnyo, twesiimye nnyo
Olwa Buganda yaffe
Ekitiibwa kya Buganda kyava dda
Naffe tukikuumenga

Verse 1
Okuva edda n’edda eryo lyonna
Lino eggwanga Buganda
Nti lyamanyibwa nnyo eggwanga lyaffe
Okwetoloola ensi yonna

Verse 2
Abazira ennyo abatusooka
Baalwana nnyo mu ntalo
Ne balyagala nnyo eggwanga lyaffe
Naffe tulyagalenga

Verse 3
Ffe abaana ba leero ka tulwane
Okukuza Buganda
Nga tujjukira nnyo bajjajja baffe
Baafirira ensi yaffe

Verse 4
Nze naayimba ntya ne sitenda
Ssaabasajja Kabaka
Asaanira afuge Obuganda bwonna
Naffe nga tumwesiga

Verse 5
Katonda omulungi ow’ekisa
Otubeere Mukama
Otubundugguleko emikisa gyo era
Bbaffe omukuumenga